Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebyokulya
Emisubbaawa ginyiriza enju
Jun 16, 2012
  • Share
  • mail
  • img

ABANTU abamu bakitwala nti  emisubbaawa gya bantu ba wansi kuba  gya layisi, ekitali kituufu.

Waliwo emisubbaawa egikolebwa nga gya bbeeyi era nga girina n’ebigitereka (candle stands) eby’omulembe.

Kino kigikuuma obutatonnya mu nnyumba n’okwonoona ebintu.

Egy’ekika kino oluusi gibeeramu akawoowo nga bw’ogukoleeza kabuna ennyumba yonna.

Emisubbaawa egy’ekika kino gyettanirwa abaagalana ne bagiteeka mu kisenge kuba gireeta obwagazi.

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: