Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Amawulire
Omukazi bamukutte n’omuyizi mu kazigo
Jun 25, 2012
Nanyero n’omuyizi mu kazigo.
  • Share
  • mail
  • img

OMUKAZI bamugwikirizza ng’atigaatiga mu kazigo ke ekiro. Baliraanwa be be baatemezza  ku w’ebyokwerinda mu kitundu n’abasanga mu kazigo.

Bombi bakkirizza nti kituufu gye buvuddeko banyumya akaboozi ak’ekikulu naye ku luno babadde tebalina kye bakoze.

Lukia Mariam Lucky Nanyero,  omutuuze mu Kawaala Zooni 3 ng’agamba nti akolera mu Nakivubo Guest House ku Cooper Complex  yakwatiddwa n’akalenzi ak’emyaka 17 amannya gasirikiddwa nga kasomera mu Kawaala High mu S4.

Bino byabaddewo ku Lwomukaaga ekiro ku ssaawa 2 ez’ekiro. Yagguddaako omusango ku fayiro nnamba SD 28/20/6/12.

 

blog comments powered by Disqus
MICHO: ‘Nzize kutuusa Cranes mu nsi ensuubize’ . Olowooza Micho anaatuusa Cranes mu nsi ensuub
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: