Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ssenga
Mariam andabizza ku laavu eya nnamaddala
Jul 12, 2012
Yiga
  • Share
  • mail
  • img

LAAVU nga yakulinnye ku mutwe ekwerabiza buli kimuekiri ku nsi. Mariam andaze laavu gye nnali sifunangako era bangi
bagamba nti omukwano gwe tulina gujja kukka naye mbakakasa nti tegujja.

Nze Ubedi Yiga, mbeera Makerere. Mwana muwala ono namufunira mu kiseera nga ndi mu bwetaavu bwa kufuna mubeezi. Kino kyantwalira obudde nga nneetegereza abantu abenjawulo okutuusa Allah lwe yandeetera mwana ono afudde obulamu bwange eky’omugaso.

Mariam muwala alina empisa, tuteeseganya bulungi, anjagala era mu butuufu ndaba nga ye mukyala alina okunzaalira abaana bange. Siyinza kwejjusa kino Allah kye yangemmulira kuba mu butuufu andaze kye bayita laavu eyannamaddala.

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: