Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebyemizannyo
Okwi yeegasse ku Sekaggya
Jul 17, 2012
Okwi
  • Share
  • mail
  • img

 

Bya HASFAH SSONKO, DAR ES SALAAM

OMUTEEBI wa Cranes, Emmanuel Okwi, owa Simba FC (Tanzania) yagenze mu Redbull Salzburg (Austria) okugezesebwa nga bw’ayita, waakwegatta ku Munnayuganda aliyo era kapiteeni waayo, Ibrahim Sekaggya.

Okwi yasitudde ku Ssande okwolekera Vienna gy’agenda okumala wiiki bbiri ng’agezesebwa ne bakyampiyoni ba Austria bano.

“Bwe binaaba tebigenze bulungi, waakuyita buyisi agende e Yitale kuba nayo waliyo kiraabu ezimwagala,” Geofrey Nyange Kaburu amyuka ssentebe wa Simba bwe yategeezezza omusasi wa Bukedde oluvannyuma lw’omupiira gwa Simba ne URA mu CECAFA ku Ssande.

 

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: