Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ssenga
Kifo ki ekicamula omukyala?
Jul 20, 2012
  • Share
  • mail
  • img

MWANA wange okunoonya omukyala obulungi oba olina kubeera mukwano gwe. 

Newankubadde waliyo ebifo ebimanyiddwa nga bino singa omusajja abikwatako bulungi bireeta obwagazi naye buli mukyala wa njawulo.

Ekirala ne bw’okwata omukyala obulungi oba n’omunoonya bulungi nga buli ky’okola okimanyi bulungi naye ng’omukyala takwagala, otawaanira bwereere kuba omukyala okufuna obwagazi aba alina okukwagala mu birowoozo. Amabeere, ebisambi, ne mu mbugo singa obinoonya bulungi omukyala afuna obwagazi.

Akakukufa kye kitundu ekisinga okubeerako obusimu bw’obwagazi. Naye olina okumanya okunoonya akakukufa.

N’ekirala olina okwetegereza munno oba ddala ayagala okwegatta kuba oyinza okumukaka okwegatta naawe so ng’omusanze tayagala.

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: