Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Amawulire
Poliisi erwanaganye n’Abacongo
Kampala | Jul 29, 2012
Abapoliisi nga bagezaako okuggya Abacongo mu luguudo.
  • Share
  • mail
  • img

 Bya HENRY KASOMOKO

ABACONGO ababadde bagumbye ku ofiisi z’ekitongole ky’abanoonyi b’obubudamu, bavudde mu mbeera ne beeyambula nga bagamba nti tebafiiriddwako wadde okuweebwa obuyambi  bwonna  ebbanga lye bamaze mu kifo kino.

Bagamba  nti wiiki ssatu zebamaze mu kifo kino tebafiiriddwako wadde okuweebwa  emmere kuba gye baggya nayo ebaweddeko ate ng’ewaabwe wakyaliyo olutalo. 
 
Poliisi yayitiddwa ne bagezaako okubawooya kyokka  ne bagaana. Abakazi  abaabadde beesibye buleesu baatandise okubwesumulula okukkakana nga basigadde bukunya. 
 
Oluvannyuma baawaliriziddwa  okulinya mmotoka  eyabatutte mu disitulikiti y’e Mubende eri ekifo gye bagenda okubeera , okutuusa eggwanga lyaabwe bwe linaatereera balyoke baddayo.
 
blog comments powered by Disqus
MICHO: ‘Nzize kutuusa Cranes mu nsi ensuubize’ . Olowooza Micho anaatuusa Cranes mu nsi ensuub
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: