Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebyemizannyo
Masaka LC: Ssempijja yezzizza ku bwassentebe
Aug 01, 2012
  • Share
  • mail
  • img

Bya HUSSIEN BUKENYA

OMUYIMA wa Masaka LC, Vincent Bamulangaki Ssempijja alonze akakiiko kaayo akaggya ng’agamba nti akabaddewo kabadde kaleeta emivuyo mingi.

Ssempijja yagambye nti omwaka oguwedde Masaka yafuna obuzibu olw’abakungu abamu okukola emirimu mu ngeri eya gadibengalye kwe kusalawo okubawummuza alonde banaatwala Masaka mu maaso.

Mu kakiiko kano, Ssempijja asigaddewo nga ssentebe, Ben Kalungi (ssentebe wa disitulikiti ya Masaka) ye mumyuka we, Vincent Basajja maneja, Richard Kimera ye muwanika, Paddy Nsobya ye muwandiisi ne Hakimu Matovu akola ku mbeera z’abazannyi.

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: