Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ssenga
Okwemalira ekizibu kya bulabe?
Aug 02, 2012
  • Share
  • mail
  • img

MPITIRIZZA  okwemazisa, naye ssenga olowooza ssi kyabulabe gyendi? kuba mikwano gyange mpulira bagamba nti kibi? S.D e Namasuba

S.D buli kintu bw’okiyitiriza kiyinza okukufuukira eky’obulabe. Simanyi lwaki oyagala nnyo okwemazisa. Kino mmanyi abasajja bangi abakikozesa olw’okubeera n’obwagazi obungi ne batuuka okulowooza ku mukazi ng’ate taliiwo.

Kino olumu kirungi kubanga kiyamba omusajja obutagenda mu bwenzi. Kyokka bw’akimanyiira, olwo ate n’abakazi atandika obutabatwala ng’ekikulu anti alowooza nti bwe yeemazisa ate olwo omukazi abeera amunoonyaako ki.

N’olwekyo, funa omukazi gw’oyagala gw’oba weegatta naye okusinga okwemanyiiza eby’okwemazisa kuba kiyinza okukulemeramu.

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: