Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebyemizannyo
Omuddusi Davis Kamoga gamwesibidde mu Olympics
Kampala | Aug 02, 2012
  • Share
  • mail
  • img

 Bya Musasi Waffe

EYALI omuddusi wa Uganda mu mbiro z’akafubutuko, Davis Kamoga amagezi gamwesibidde e London mu Bungereza ewabumbujjira emizannyo gya Olympics.

Kamoga, yategeezezza omusasi wa Bukedde nti, “Ssente ezindabirira zimpeddeko ate nga sisobola kugenda nga nsabiriza. Ka nsabe abakungu abatuleese nze nzire ewaffe.”

Kamoga, eyawangulira Uganda omudaali gw’ekikomo mu gya Olympics egyali mu kibuga Atalanta mu Amerika mu 1996, yapakirwa Gavumenti agende azzeemu abazannyi ba Uganda amaanyi.

 
blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: