Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Amawulire
Abataka boogedde ekyavuddeko omuliro ' Mmengo eragajjalidde ebyobuwangwa'
Buganda | Aug 08, 2012
Ennyumba Bwanika gye baayokezza omuliro. Ekif: Steven Musoke
  • Share
  • mail
  • img

Bya Ahmed Mukiibi

ABATAKA BOOGEDDE Ssaalongo Hudson Ssenkaayi yakubye essimu mu Bukedde n’ategeeza nti kalunsambulira
w’ennyumba n’ebifo by’obuwangwa ng’ennyumba Bwanika e Naggalabi- Buddo, Amasiro g’e Kasubi n’ag’e Wamala n’awalalala kivudde ku kuba nga Mmengo eragajjalidde ebyobuwangwa ne yeemalira mu byanfuna.

Ssenkaayi y’omu ku babaka ba Kabaka mu Lukiiko lw’e Mmengo naye nga kati muyambi wa Pulezidenti Museveni ku byobufuzi n’okukunga abantu.

Yagambye nti ekimu ku biragajjaliddwa gy’emikolo egigambibwa nti Kabaka teyagituukliriza.

Nnaalongo Maria Ssettimba, eyagambye nti ye ayogerera Kabaka Bulamu, yagambye nti abaana b’eng’oma bangi abayise n’ababuulira ekituufu abamu ne bakkiriza kyokka ne bawoza kimu nti Kabaka mukalubo, takkiriza kukola mikolo egirabika nga gya kisamize nnyo.

Omukongozzi wa Mujaguzo e Kabowa naye yalabudde nti Omutaka Kawuula okutunda ettaka lya Mujaguzo nga yeekobaanye n’abakungu b’e Mmengo abamu kye kinyiiza lubaale, Buganda n’egwa ku bibambulira.

blog comments powered by Disqus
MICHO: ‘Nzize kutuusa Cranes mu nsi ensuubize’ . Olowooza Micho anaatuusa Cranes mu nsi ensuub
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: