Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebyemizannyo
Hassan Wasswa tatya kuvuga mmotoka mu mpale nnyimpi
Aug 11, 2012
Hassan Wasswa mu mmotoka.
  • Share
  • mail
  • img

ABANTU abamu batya n’okufuluma wabweru nga bali mu ttawulo oba empale ennyimpi. Mbu kibaswaza.

Wabula omuwuwuttanyi wa Cranes, Omulongo Hassan Wasswa, ye ebyo tebimukwatako era tekimulobera kwambala nnyimpi ne yeevugira mmotoka ye n’abaako gy’alaga.

Twamugwikirizza ku lumu ku nguudo z’omu kibuga Kampala ng’ali mu mpale ennyimpi avuga. Abamanyi omukulu ono bagamba nti ekyo takirinaako mutawaana. Alabika yabadde agenda mu kutendekebwa kwa Cranes e Namboole.

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: