Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ag’eggwanga
Poliisi ekutte ow’ebicupuli e Jinja
Kampala | Aug 12, 2012
Bambega nga bakulubbya Balikuddembe (owokubiri ku kkono).
  • Share
  • mail
  • img

BAMBEGA okuva ku Poliisi y’e  Iganga nga bali wamu ne poliisi y’e Jinja bakutte Mande Balikuddembe ku bigambibwa nti mufere ayeenyigira mu kukuba ssente ez’ebicupuli.

Balikudembe omutuuze ku luguudo  Nizam mu kibuga Jinja .

Mbega, Anthony Wafula yagambye nti Balikuddembe yabadde amaze okusuubiza Richard Isabirye okumukolera obukadde bw’ensimbi singa asooka okumusasula ennamu obukadde butaano. Ono ye yatemezza ku poliisi ng’amwekengedde  n’emuyoola.

Kigambibwa nti era abadde afera abantu n’abaggyako ssente ng’abasuubizza okubafunira Viza z’amawanga amalala n’abanyagako ssente.

Omukwate yabadde avuga mmotoka ey’ekika kya Noah nnamba UAR 514K era poliisi bwe yayazizza amakaage n’esngayo ebicupuli n’ebiragalalagala.

blog comments powered by Disqus
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: