Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ag’eggwanga
Omuyiyimbi Iryn Namubiru bamutadde
May 24, 2013
  • print
  • mail
  • img



OMUYIMBI Iryn Namubiru abadde aleppuka n'omusango gw'enjaga e Japan kyaddaaki ateereddwa.

Leero (Lwokutaano), kkooti e Japan lw’ebadde esalawo oba omuyimbi Iryn Namubiru alina omusango gw’okuwoza ku by’okukukusa enjaga oba nedda. 

"Ndi musanyufu nnyo! Leero lwe lunaku olukyasinze okunsanyula mu bulamu bwange kubanga Iryn kyaddaaki bamuyimbudde; Mukama weebale kuddamu ssaala zaffe," Thadeus Mubiru, maneja w'omuyimbi Namubiru bwe yagambye.

Namubiru asuubirwa okudda ku butaka ku Mmande.

Iryn baamukwata gye buvuddeko n’ekitereke ky’ebintu ekigambibwa okubaamu enjaga.

 

................................................................................................................................................

Ebirala ku Namubiru....

..................................................................................................................................................

 

 

blog comments powered by Disqus
NoImage
Olowooza ekibonerezo ekyaweereddwa yaaya okusibwa emyaka 4 kyamugwanidde?
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Noimg Developed by: logo