Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebyemizannyo
‘Mugenda kugwa ebibuuzo’
Kampala | Jul 02, 2013
Abazannyi ba Roko Base n’ekikopo.
  • print
  • mail
  • img



Bya HUSSEIN BUKENYA

Roko Base 3-1 Kiboga

OKULANGIRAGANA wakati w’abawagizi ba Roko Base ne Kiboga Progressive byetisse olunaku abayizi ba ttiimu zombi bwe baavudde mu kuziwagira ne batandika okuwaanyisiganya ebigambo.
 
Baabadde ku fayinolo ya Bei Cup, eyawanguddwa Roko Base, ku ggoolo 3-1, ekyatabudde abayizi ba Kiboga Progressive
ne babalangira nga bwe bajja okusemba mu kibiina kuba ebiseera ebisinga babimaze mu kwetegekera mpaka zino.
blog comments powered by Disqus
NoImage
Olowooza ekibonerezo ekyaweereddwa yaaya okusibwa emyaka 4 kyamugwanidde?
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Noimg Developed by: logo