Kuba 0787089644, 0711773724, 0705623806.Nze J N. Nnina emyaka 25. Njagala omwami alina emyaka 28-35. Ateekwa okuba ng’alina omulimu gw’omu mutwe, wa kigero. Nze ndi mumpi. Kuba 0705478365. Atalina mazima totawaana.
Nnoonya omusajja omwesimbu, akuze mu birowoozo, atya Katonda, ng’ali ku ddagala lya siriimu. Njagala wa myaka 40-50, anyirira, omwetegefu okuntwala ewaabwe nange mutwale ewaffe. Owengabi n’ababiipinga  temutawaana. Kuba 0701466617.
Nnina emyaka 28. Nnoonya omwami ow’emyaka 30-38, omwetegefu okwebeza omusaayi ng’atya Katonda. Kuba 0704996676.
Nnoonya omwami gwe nnaayanjula mu bakadde ankube empeta n’o kunkolera bizinensi. Kuba 0701096488 oba 0758928591.
Nze Aisha. Nnoonya omwami Omulokole, wa myaka 50-70. Nze ndi wa myaka 34. Tujja kwekebeza siriimu. Ali siriyaasi kuba 0756605050.Â
Njagala omwami omwesigwa, ow’emyaka 28-35 ng’akola kuba nange nkola. Essimu 0773932700 oba 075675744.
Nnina emyaka 34. Nnoonya omwami   Omuganda, Omukatoliki, eyasoma nga talina mwana. Njagala wa myaka 35-39. Weereza ebikukwatako ku email; roselima99@ymail.com.
Nze Rona. Nnina emyaka 23. Nnoonya omwamiÂ
nga mwetegefu okubeera nange. Kuba 0772061747.
Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 28-35, alabika obulungi, Omusiraamu ng’alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa. Nze Shamirah. Kuba 0753743136.Â