Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Bukedde Ku Ssande
BULO kamu ku bubuga obusangibwa mu disitulikiti ya Butambala. Kalimu abatuuze abakunukkiriza mu 10,000 n’ebizimbe bingi bitutunuka. Ebyembi, abantu bano bonna tebalina kaabuyonjo ya lukale mu kabuga
3hrs ago
EKIZIMBE kyo kye wazimba edda muliraanwawo asobola okukinafuya ng’azimba ekikye n’akuleka ng’okaaba.
3hrs ago
UMAR Kafeero ataasiddwa ku batuuze n'aggalirwa mu kaduukulu ka poliisi e Lukaya olw'ababadde baagala okumugajambula nti ayitirizza okutigaatiga obwana obuto.
3hrs ago
ABAKULEMBEZE b’enkirizaz’abagoberezi ba Yesu Kristo mu Bunyoro beegasse ne bategeka olukung'aana gaggadde olw’okwenenya ku lw’eggwanga lya Bunyoro lifuuke eggwanga eritya Katonda era eritambulira ku
3hrs ago
EKIFUBA kizibu kinene nnyo mu baana abato era omuntu ayinza okwebuuza oba ddala tewali ddagala likiwonya kubanga kisirikamu akaseera katono ate ne kiddamu!
3hrs ago
EKITIIBWA n’omukwano by’ondaze sirina kye nnyiza kukusasula okuggyako okukwagala obulamu bwange bwonna.
3hrs ago
ABANTU b’e Kaggulwe kati babawaana olw’okubeera abagezi era abazira. Anti baagudde ku luguudo oluyita mu kitundu kyabwe ne balusuulamu emisanvu egiruziba era ne balusimbamu ebitooke ne balutemamu n’e
3hrs ago
MILLY Nanyanzi, omutuuze w’e Bwaise omukwano n’enkolagana bye yalina ne mwannyina omugenzi Paddy Lugobe wadde yafa naye byo bikyaliwo anti buli lw’afuna ekizibu ekimukaabya mwannyina ono amweyoleka m
3hrs ago
EKYEBIKIRO ddala kituufu gyekiri, nze nali ndowooza nti ababyogera bateebereza biteebereze wabula nakikakasiriza ku muwala wange omugenzi Hasfa Nankanja lwe yanfaako,” bw’atyo Hajati Masturah Nazziwa
3hrs ago
Eddie Kenzo bw’avudde mu kuyimba sumbusa n’adda e South Afrika gy’akung’aanyirizza ebyana ng’akwata vidiyo y’oluyimba lwe olupya olwa ‘Oyakaayaka’ Ebijuujulu bya Zuma kata bimusse amabbabbanyi era k
3hrs ago
OMUGAGGA yaleka awadde notisi nti oyo yenna awulira nti tasobola kugondera mateeka ge ku nnyumba ze asibemu ebyanguwa yejjulule agende awalala.
3hrs ago
Bukedde Ku Ssande Other News
Atubidde ne ssenga alemedde ewuwe
TWALEKA Kapere, bba Nalubowa bamuyisizzaako ensambaggere nga bamuyita omwanuzi w’engoye engeri gye yali tamanyiddwa mu kitundu. Ekyamuyamba Nakintu kutuukira mu budde n’ategeeza abaali bamuguddeko nga bw’amumanyi obulungi ne kye yaliko.
Embaga agimaze kati abuukula
ZIBA ziwera 12 ez’okumaliiri g’Olusooka omugagga wa Ziraba n’ayingirawo ku kisaawe e Ntebe ng’ajjidde mu nnyonyi ya Ethiopian Airways.
Abuukira waggulu nga jjanzi, embaga agimaze
ZIRABA nga maneja amaze okukamutema nga bwe yali tannafuna ssimu emulagira kumuwa kakadde ka siringi okuva ewa mukama waabwe e Dubai, yaddayo ng’atongojjedde nga bw’omutunulako akirako omuyiire amazzi!
Faaza amuggye ku muguwa bw'amujunye ku by'embaga
ESSAAWA Ziraba ze yatuukirako e Naluggi ng’atutte ekirango ky’okugattibwa kwe ne Nakintu teyasanga muntu yenna ku kigo kusobola kumuyamba. Ziba ziwera 11:00 ez’akawungeezi ng’omusomesa lw’ajja.
Nakintu agaanyi okugattibwa mu kikungo
ENKEERA ng'amaze okukyajinga ssimu, Ziraba yasiiba mu keetalo era bwe yamaliriza egya bandi n'ayolekera ewa kabiitewe gy'asambira ekyalaani.
Bboosi amukuzizza afuuse maneja
OMUGAGGA bboosi wa Ziraba bino byonna okubaawo teyabimanya kuba era byali tebimukwatako.
Bamukkirizza awase Nakintu enfuuzi
ZIRABA eyali aterebuse oluvannyuma lwa Nakintu okuzirika yaddamu endasi ng’akitegedde nti munne yali ajjanjabiddwa n’assuuka ng’era azzeemu okukkalabya emirimu gye.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: