breaking news
Okuyiiya Ssente
Okuyiiya Ssente Other News
Abakyala b’e Kawafu babumba ssigiri mu ttaka n’essubi
EMBEERA y’ebyenfuna weetuuse buli muntu alina okufungiza okulaba ng’alwanyisa obwavu.
    Kola obuwunga mu bummonde oyoole ssente
    EMBEERA bwekyuka naawe omuntu anoonya ssente olina okulaba ng’okyuka nayo. Ssente zibuze naye osobolaokweyambisa ebintu ebikwetoolodde okubaako ne ky’oyingiza.
      Tegeka omwaka mu ngeri ey’ekikugu lw’onoofunamu
      NJAGALA okukukulisa omwaka kuba kati w’oli ggwo ogumaze! Nkakasa olina by’otuuseeko mu mwaka guno, wadde ng’era nkimanyi nti emirundi mingi osinga kujjukira bizibu n’ebyo ebikulemye okukola. Naye bwe weetegereza ojjja kukizuula nga mu butuufu olina obuwanguzi bw’otuuseeko.
      Totya kugoba mukozi akola gadibengalye
      WALIWO ebintu ebizibu era ng’abantu abamu tebaagala na kubyogerako, kyokka ate nga bikulu nnyo era ng’anaabireka ebweru tayinza kugaggawala.
      Yiga okubala bizinensi y’omusenyu, ettaka n’amayinja ofune kiralu
      Ekifo w’ogitadde kirina okuba nga kituukibwamu mangu buli muntu eyandyetaaze omusenyu n’ebintu ebirala bye mukola-ekifo ekirungi kyandibadde ku kkubo.
        ‘Emberenge ze nnasiikanga nga baseka zinfudde binojjo’
        “SIMANYI oba jjajjange okuntuuma erinnya lya Mberenge kyali kya bwannabbi nti lye lirintuusa ku birungi,” bwatyo Pius Mberenge, omusiisi w’emberenge e Ggavu mu ggombolola y’e Kasawo mu Mukono bw’annyonnyola.
        Ebibala ebya 40,000/- tubikolamu wayini ne tufunamu 250,000/-
        Bagamba nti okwegatta ge maanyi era ab’e Nabuti bakoze ekibiina ekibagatta ne bafuna obuyambi okuva ku ssente za disitulikiti ez’okwekulaakulanya, ekibayambye okwegobako obwavu nga bayita mu kukola wayini ava mu nnaanansi n’emicungwa.
        Afrigo etuyigirizza obuyiiya
        OMWAKA guno bbandi ya Afrigo yawezezza emyaka 36 bukya etandikibwawo mu mwaka gwa 1975.
        Ebisomeddwa enyo
        Ebyogeddwaako enyo
        Ebiweerezeddwa enyo
        YING. Charles Kazibwe eyali bba wa Specioza Wandera asinzidde ku kitanda mu ddwaaliro e Nsambya gy''ajjanjabirwa n''asaba mukwano gye okumuyambako mu kusasulira ssente z''obujjanjabi ezimubanjibwa.
        Abanoonya
        profile
        Name: Geoffrey Bamwagala
        Gender: M
        Age:
        View Profile
        profile
        Name: Zubayiri Mugambe
        Gender: F
        Age:
        View Profile
        login