Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebyemizannyo
PULEZIDENTI Museveni ayongedde okuganja mu bannabyamizannyo naddala abanyumirwa omupiira bwakutte obukadde 60 nabuwa ab’e Wobulenzi bazimbe ekisaawe ky’omupiira.
3hrs ago
DDIIFIRI Isaac Katende eyalamudde omupiira wakati wa Kampala University ne Sadolin mu kikopo kya Masaka Municipal Cup, yasimattuse okuganjabulwa bawagizi, abaamulumirizza okudibaga omupiira.
3hrs ago
OMUWUWUTTANYI wa Cranes ne KCCA FC, Brian Majwega yeegasse ku bazannyi ba Uganda abaguliddwa obuwanana nga bagenda okuzannya omupiira gw’ensimbi.
3hrs ago
Ebyemizannyo Other News
Hassan Wasswa awonye akatebe
SC VILLA eggye Hassan Wasswa eyagobwa mu KCCA FC ku katebe, bw'emututte okugyegattako.
Olaki wa Soana atunda nga keeki
FRANCIS Olaki, eyawangula ekirabo ky’omuteebi asinze banne okulengera akatimba sizoni ewedde, atandise okusattiza abakungu ba Soana oluvannyuma lw'okugaana okuzza endagaano ye obuggya.
Kassim Ouma poliisi emukutte n'enjaga
MUNNAYUGANDA omuggunzi w'ebikonde eby'ensimbi, Kassim 'The Dream' Ouma, Paasika yagiriiridde mu kaduukulu mu Amerika oluvannyuma lw'okusangibwa n'enjaga ey'ekika kya 'cocaine'.
Kiprop: Museveni amutaddeko abasawo abakugu 4
ABASAWO abakugu 4, Pulezidenti Museveni be yawadde eddimu ly’okwekebejja obulamu bw’omuddusi Jackson Kiprop omulimu bagukutte kannabwala era embeera ye ewa essuubi.
Abaaguzannyako batuuyanye
OKUNYOOMA abazannyi abaagucangirako Cranes (Ex- Internationals) kwe bazze nakwo okuzannya ne Edgars mu kikopo kya Uganda Cup 2014 katono kubakubye.
'Cranes ezannye mupiira gwa wansi'
BOBAN Zirintusa, eyali omuzannyi wa Vipers, muzannyi wa Dynamos eya Zimbabwe era amaze emyaka esatu mu ggwanga lino. Ayambye Dynamos okuwangula liigi ssatu ez'omuddiringana. WILLIAMS DAVID KIBANGA yamutuukiridde n'amunnyonnyola Cranes ky'erina okukola okumegga Zimbabwe.
ANDY MWESIGWA: Kapiteeni wa Cranes alaze ke yeekoledde
KAPITEENI wa Cranes, Andrew Mwesigwa y'omu ku bazannyi abeegulidde erinnya mu kuzannya omupiira ebweru w'eggwanga era ng'agufunyemu.
ebifaananyi
Olowooza ekibonerezo ekyaweereddwa yaaya okusibwa emyaka 4 kyamugwanidde?
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Noimg Developed by: logo