Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
AsiikaObulamu
AsiikaObulamu Other News
Omukugu alabudde ku bizigo by’ensusu eby’obulabe
OMUKUGU annyonnyodde ku bizigo by’ensusu ebirimu ekirungo eky’obulabe eri omuntu n’ategeeza nti ebizigo si bye bibi wabula kkampuni agabikola tegalina bakugu babitabula kuteekamu birungo bituukana na bwetaavu bwa nsusu z’abantu.
Lwaki ensigo yange emu ezimbye?
Akabengo kabeera kalulwe er singa omuntu alumbibwa omusujja gw’ensiri, alina sikoseero, mongoota nga kw’otadde ensanjabavu eziranga kookolo n’endwadde endala nnyingi. Obujjanjabi businziira ku kivuddeko akalulwe okulwala.
Alina omusaayi ogulwawo okukwata lya doodo
VITAMIINI K, kimu ku biriisa ebyetaagibwa omubiri. Dr. Ivan Mukasa, owa St. Jude Medical Centre mu Kampala agamba nti ekiriisa kino kiyamba okukuuma omusaayi mu mbeera yaagwo entuufu okusobola okukola obulungi.
‘Engeri ebinyeebwa gye bikkakkanya endwadde z’omutima’
EKIRIISA kya Vitamiini E ky’ekimu ku biriisa ebiva mu mmere ebyomugaso eri obulamu bwaffe. Kisangibwa mu bika by’emmere eby’enjawulo omuli emmere y’ensigo ng’ebinyeebwa, woyiro wa soya, ebitungotungo, doodo naddala omufumbeko, broccoli, obukupa, emiyembe n’endala.
Obutafuna kasana kisiba olubuto
EKIRIISA kya Vitamiini D kimu ku ebyo ebitalina kubula mu mubiri gusobole okuba omulamu.
Oluwumu luva ku bujama
OBULWADDE bwa Hepatitis, buwona oba nedda? 0756583361.Obulwadde bwa Hepatitis ennaku zino bujjanjabwa wadde nga kiri ku buseere. Genda mu ddwaaliro bakukebere era bakuwe eddagala ly’oba okozesa ogoberere amateeka ge bakuwa ojja kutereera.
‘Omusujja gw’ensiri gwakosa obwongo bw’omwana wange’
ENKUBA gy’ekomye okutonnya n’omusujja gw’ensiri okwongera okwegiriisa.
Okulwalira ku lubuto kiyinza okuvaako okuzaala kiggala oba muzibe
OMUKAZI owoolubuto alina okwerabirira obulungi mu byendya n’okwejjanjaba endwadde eziba zimulumbye obutayisibwa bubi wadde omwana okufuna obuzibu. Mu kiseera ekyo abaserikale b’omu mubiri abalwanyisa endwadde banafuwa ne kiba kyangu okulumbibwa endwadde.
Abanonya
ebifaananyi
MICHO: ‘Nzize kutuusa Cranes mu nsi ensuubize’ . Olowooza Micho anaatuusa Cranes mu nsi ensuub
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: