Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebyokulya
Ebyokulya Other News
Nakawere weekwate jjambula oddewo bulungi
MWANA bw’aba alonda jjambula mukubirize bukubiriza kumwoza amulye ng’atukula so si kumumugobako kuba oba olina by’omufi iriza ntoko.
Cukamba bw’onyiikira okumulya akutaasa ku ndwadde z’omutima
Dr. Grace Nambatya leero akulaga bw’oyinza okukoz¬esa cukamba n’afuuka eddagala eriwonya endwadde mu mubiri gwo
Entula zikozese okujjanjaba endwadde 19
Entula erina ebirungo bingi era erina emigaso okuviira ddala ku mirandira okutuuka ku bikoola
Ensonga 21 lwaki tosaanye kubulwa butungulu mu maka
Bw’oba ogenda okukozesa akatungulu tokasusumbula nnyo kubanga ekikuta ky’akatungulu kirimu amaanyi g’eddagala mangi.
Emisubbaawa ginyiriza enju
ABANTU abamu bakitwala nti emisubbaawa gya bantu ba wansi kuba gya layisi, ekitali kituufu.
Sukaali alongoosa olususu mu basajja
ABASAJJA abafaayo okulabika obulungi bafuba okukola ku nsusu zaabwe. Wadde abamu bakyakitwala nti abakazi be bateekeddwa okuyooyoota ensusu, abasajja abasinga endowooza eno bagenda bagikyusa.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: