Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Abanoonya
Abanoonya Other News
Nnoonya
Noonya omusajja alina omulimu ogusobola okutubeezaawo,
Amanyi laavu nkulindiridde
NZE Mick nnina emyaka 20,mbeera ndejje nnoonya omukazi wa myaka 19 - 29 ayagala okuzaala ate ng’akola kuba nange nkola. Njagala gwe tuneeyanjula naye mu bakadde ate nga mulungi mu ndabika. Asiimye kuba 0753880558.
Nnoonya gwe nnaayanjula mu bakadde Omulokole
NZE Cissy Nantume. Mbeera Ntebe.Nnoonya musajja gwe nnaayanjula mu bakadde bange, ng’asobola okunfunira omulimu. Ateekeddwa okuba ng’alina empisa ate ng’amanyi omukwano. Kuba 0752934895.
Nnoonya omusajja Omulokole
NZE Sarah Namuddu. Mbeera Bweyogerere. Nnoonya omusajja atya Katonda, Omulokole, wa myaka 38 n’okudda waggulu, alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa nga mwetegefu okwebeza omusaayi. Kuba ssimu 0788507082 oba 0751816544.
Amanyi omukwano gwe nnoonya
Nze Edith Nakiguli mbeera Kawempe. Nnoonya musajja amanyi omukwano wakati w’emyaka 35-40,alina omulimu nga ssi Musoga oba Mugisu .Kuba ssimu 0785649185
Omwetegefu okukola omukwano nkubiraako
Nze Mariam Kabasita. Mbeera Mityana. Nnoonya musajja amanyi omukwano nga mwetegefu okundabirira era nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.Kuba ssimu 0778525866.
Nnoonya alina omulimu omulungi
Nnoonya omusajja ow’okufumbirwa ng’alina ku ssente, yasomako, ng’atya Katonda. Nze Harriet. Nnina emyaka 24 ne dipulooma. Ndi Muganda, wakatakketakke era ffiga gyekakasa. Eyazaalaako, Owengabi oba Emmamba tomutawana. Kuba 0702810480.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: