
BATABANI muli mutya. Mwebale emirimu gye muweereza eggwanga n’okulaga bawala bange omukwano. Tetugaanyi oluusi ebintu by’omukwano bibeeramu obuzibuzibu naye mbasaba mugume nga kwe mutadde n’okukola ennyo okusobola okubeezaawo amaka gammwe kubanga buli kintu kirinnye.