breaking news
Ssenga
OMUSAJJA gwe nasokerako yammenya omutima. Yandaga bw’atalinkyawa kyokka gye byakkira kukkakkana ng’abuuse n’abakazi abalala....
OKUNOONYA omubeezi lwe lugendo abaagalana mwe bayita okusobola okumanyagana nga mw’otwalidde n’emmere munno gyasinga okuwoomerwa....
Ssenga Other News
Weezigule bulungi odde buggya
ABAKYALA n’abawala abamu olunaku lwa Valentayini lubaleka mu maziga olw’abaagalwa baabwe okubayiwa.
    Obukodyo bwa laavu bw'otalina kubuusa maaso
    OKUBEERA mu mukwano n’okugufunamu ebirungi olina okuguyiiyiza okusobola okuguzza obuto n’okuguwangaaza.
    Okwevuunika kiraga buteesiga mwagalwa wo
    OMUBIRI gwogera bingi ku kikula ky’omuntu n’enneeyisa ye. Abakugu mu bya laavu bagamba nti omuntu aba wa mazima nnyo ng’ali mu tulo kuba ne by’aloota ng’ayogera enkeera n’obimubuuza tayinza kubijjukira.
    Laavu yafuuka ya kulembeka ssente
    OMUKWANO ky’ekimu ku bintu abantu abanoonya ssente mwe bateze era ne bazifuna mu bungi.
    Ebyakuumanga omuwala n’afumbirwa nga mbeerera
    EKITIIBWA abazadde kye baafunaanga olw’okukuuma abaana baabwe naddala abawala ne batuuka okufumbirwa nga tebannalabankana mu bya basajja kyabanga kya maanyi.
    Emigaso egiri mu‘kutyaba enku’
    OMUWALA bwe yawezanga emyaka 11, bwabanga buvunaanyizibwa bwa ssenga we okumutwala mu nsiko okumukolako obubonero obulaga nti akuze era atuuse n’okugenda mu ddya.
    Okulwawo nga teweegatta kikendeeza obwagazi
    ENSANGI zino abafumbo abamu baba mu mukwano wabula bwe batuuka ku nsonga z’omu kitanda muudu efiira ddala. Ensonga eno etwaliramu abaami n’abakyala, era abamu oluusi batandika okulowooza nti osanga ebbanga eddene lye bamaze nga babeera wamu lye lireeta embeera eno.
    Emize gy’abakazi egigoba abasajja
    ABAKAZI bakola ebintu bingi nga bali n’abaagalwa baabwe okugezaako okubawangula emitima naye bingi mu bino ate ne bibagoba bugobi.
    Ebisomeddwa ennyo
    Ebyogeddwaako ennyo
    Ebiweerezeddwa ennyo
    OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
    Abanoonya
    profile
    Name: Slyvia Kalungi
    Gender: F
    Age:
    View Profile
    profile
    Name: Sophia Nansamba
    Gender: F
    Age: 33
    View Profile
    login