breaking news
AgaWanonawali
Poliisi y’e Mityana ekubye omuka ogubalagala n’amasasi bwe yabadde ng’egumbulula abomukago gwa A4C abaakulembeddwaamu Dr . Kiiza Besigye, nga bayisa e...
OMUSUMBA omubeezi mu ssaza ekkulu ery’e Kampala, Christopher Kakooza asiimye ekibiina ky’enkola Enkatoliki ekya St.Vincent De Paul olw’okusakiranga o...
AgaWanonawali Other News
Ow’ettaka ly’akatale agobyemu meeya
ABASUUBUZI abakolere mu katale ka Nabugabo Street Vendors Assiociation e Kanyanya mu Lutunda zooni basattira oluvannyuma lw’okubalukawo obutakkaanya wakati wa Meeya wa Kawempe, Hajji Mubarak Munyagwa ne nnannyini kifo George Baguma.
    Eyabbiddwa mu takisi abakwasizza
    POLIISI y’e Nateete ekutte abasajja babiri abatakisi UAM 426C dereeva ne kondakita we abagambibwa okugezaako okukuba omuntu n’ekigendererwa ky’okumutta.
    Abagambibwa okubba ab’e Lubaga bawonye okubookya
    ABAVUBUKA abagambibwa okubeera ababbi n’okukuba abantu obutayimbwa poliisi ebawonyeza okwokebwa abatuuze b’e Lubaga.
      Ab’obulwaliro bw’obwannannyini bakoze ekibiina
      ABASAWO abaddukanya obulwaliro bw’obwannannyini mu Disitulikiti y’e Wakiso beekozeemu ekibiina ekibagatta kye batuumye Wakiso Drugshop Owners and Operators association (WADOPA).
        Bakutte amasanga ga buwumbi
        EKITONGOLE ky’omusolo mu ggwanga ekya URA kikutte amasanga g’enjovu, amaliba g’Enswaswa n’amannyo g’e Njiri nga bikukusibwa okutwalibwa mu mawanga ag’ebweru.
          Bagenda kusiima abakoleredde Mukono
          OFIISI ya RDC w’e Mukono eyanjudde enteekateeka z’okusiima abantu ab’enjawulo abalina kye bakoze okukulaakulanya disitulikiti eno.
            Batikkidde abakuguse mu kukola engatto
            ABAYIZI abaayitira waggulu ebigezo bya PLE mu ssomero lya Cecilia and Paul Learning Centre e Namuwongo baweereddwa sikaala ne bbasale okuva eri Lawrence Mukiibi nnannyini masomero ne yunivasite ya St. Lawrence.
              Bagabidde abakadde b’e Wakiso ebintu
              MINISITA w’abalema n’abakadde, Sulaiman Kyebakoze Madada agambye nti omuwendo gw’abantu abali waggulu w’emyaka 60 gweyondedde n’ategeeza nti omwaka gwa 2050 we gunaatuukira, abakadde bajja kuba basinga abavubuka obungi.
                Ebisomeddwa enyo
                Ebyogeddwaako enyo
                Ebiweerezeddwa enyo
                YING. Charles Kazibwe eyali bba wa Specioza Wandera asinzidde ku kitanda mu ddwaaliro e Nsambya gy''ajjanjabirwa n''asaba mukwano gye okumuyambako mu kusasulira ssente z''obujjanjabi ezimubanjibwa.
                Abanoonya
                profile
                Name: Geoffrey Bamwagala
                Gender: M
                Age:
                View Profile
                profile
                Name: Zubayiri Mugambe
                Gender: F
                Age:
                View Profile
                login