breaking news
Agawanonawali
Poliisi y’e Mityana ekubye omuka ogubalagala n’amasasi bwe yabadde ng’egumbulula abomukago gwa A4C abaakulembeddwaamu Dr . Kiiza Besigye, nga bayisa e...
OMUSUMBA omubeezi mu ssaza ekkulu ery’e Kampala, Christopher Kakooza asiimye ekibiina ky’enkola Enkatoliki ekya St.Vincent De Paul olw’okusakiranga o...
Agawanonawali Other News
Batangozza okugabira amaka emiti
EKIBIINA kya Uganda Red Cross Society kitandise kaweefube w’okulaba nga buli famire esimba emiti 50 ng’emu ku ngeri ey’okwongera amaanyi mu bikujjuko bya Uganda okuweza emyaka 50 egy’obwetwaze.
    Basomesezza abalimi b’emmwaanyi
    SSENTEBE wa Disitulikiti y’e Mpigi, John Mary Luwakanya awabudde abalimi obutamala gava ku kirime kya mmwaanyi newankubadde waliwo ebirime bingi ebizze bimerukawo ensangi zino.
      Atabaganyizza aba takisi ne Kosita e Nateete
      BADEREEVA ba takisi mu paaka y’e Nateete bakkakkanye ne baggula ofiisi z’akakiiko ka KCCA ze baabadde baggadde okumala ennaku bbiri olw’obutakkaanya bwe baabadde nabwo n’aba Kosita.
        Abasuubuzi babayodde
        ABALWANYISA envuba embi e Mukono bakutte abasuubuzi b’ebyennyanja bana abagambibwa nti babadde boolekedde Congo okubitunda.
          100 bakomoddwa e Jinja
          AB’EKIBIINA kya Red Cross bakomodde abasajja 300 mu nteekateeka egenderera okukendeeza okusasaana kwa siriimu e Jinja.
            Abasiraamu b’e Wakiso balonze abanaabakiikirira
            ABASIRAAMU e Wakiso balonze ababaka abanaabakiikirira mu lukiiko lw’Obusiraamu olukulu. Okulonda kwabadde ku kitebe ky’Obusiraamu mu kibuga ky’e Wakiso ng’omulimu gw’okulondesa gwakoleddwa Ali Abdallah Kigozi okuva ku kakiiko k’ebyokulonda ku kitebe ky’Obusiraamu.
              Agambibwa okubba pikipiki bamukutte
              OMUVUBUKA agambibwa okubba pikipiki n’azitemamu sipeeya, poliisi y’omu katale k’ewa Kisekka emukutte
                Ddereeva wa takisi yeezoobye n’owattulafiki
                DDEREEVA wa takisi yeenyodde n’omuserikale w’oku luguudo lwa kumukwata ng’atikkulira abasaabaze mu kifo ekikyamu. Ddereeva kino yakiwakanyizza n’agamba nti n’abalala batikkulirawo ne batabakwata.
                  Ebisomeddwa ennyo
                  Ebyogeddwaako ennyo
                  Ebiweerezeddwa ennyo
                  OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
                  Abanoonya
                  profile
                  Name: Slyvia Kalungi
                  Gender: F
                  Age:
                  View Profile
                  profile
                  Name: Sophia Nansamba
                  Gender: F
                  Age: 33
                  View Profile
                  login