breaking news
Busoga
ABAKULEMBEZE ba disitulikiti y’e Namutumba mu Busoga basabye gavumenti ebazimbire eddwaaliro n’eggwanika eby’omulembe mu kitundu kyabwe kibayambe okut...
Abasawo abazaalisa babiri ab’omu ddwaaliro ly’e Iganga bayimiriziddwa babuulirizibweko olw’omulwadde eyabadde azze okuzaala n’afa....
Busoga Other News
Ab’e Jinja bafunye obuwumbi 4 okuzimba enju z’abasawo ne waadi
DISITULIKITI y’e Jinja efunye obuwumbi 4 okuva mu Banka y’ensi yonna z’egenda okukozesa mu kuzimba ennyumba z’abasawo ne waadi endala ku ddwaaliro lya disitulikiti ly’e Jinja ezimbibwa e Kagoma.
Omubbi wa bodaboda alula
ABA bodaboda ku kyalo ky’e Mafubira ababadde baswakidde bakubye omusajja gwe bateebereza okubeera nti y’abbye bodaboda e Kamuli ne bamwambula engoye ne bamutambuza ekyalo kyonna.
‘Abasuubuzi b’akatale k’e Jinja tebagenda kusasula’
ABASUUBUZI b’omu katale akanene e Jinja baakuyingira emidaala mu kizimbe ky’akatale akaggya ekizimbibwa Gavumenti awatali kusasuzibwa yadde ennusu wabula baakuwa empooza nga bwe kiri kati.
    Ab’e Bugiri basomera ku bugubi
    Amasomero ga pulayimale agasinga naddala aga UPE mu Disitulikiti y’e Bugiri gali mu mbeera ewuniikiriza! Agamu abaana basomera mu miti abalala basomera mu bifulukwa ng’amafunfugu oba bbulooka ge bakozesa ng’entebe kwe batuula.
      Ab’e Jinja baagala ettendekero ly’abasawo litongozebwe
      ABATUUZE e Jinja baatisiiza okwekalakaasa singa Gavumenti tevaayo n’etongoza ettendekero ly’abasawo erya All Saints National School of Health Science e Kagoma eryatandikibwawo abatuuze mu kitundu kino..
        Ebisomeddwa ennyo
        Ebyogeddwaako ennyo
        Ebiweerezeddwa ennyo
        OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
        Abanoonya
        profile
        Name: Slyvia Kalungi
        Gender: F
        Age:
        View Profile
        profile
        Name: Sophia Nansamba
        Gender: F
        Age: 33
        View Profile
        login