breaking news
Buganda
KKOOTI e Kasangati ewadde olwa October 27 omwaka guno okuddamu okuwulira omusango Dr. Besigye mw’ayagalira okumanya oba Poliisi okugumba mu maka ge n’...
AB’OLULYO Olulangira bongedde okufuna obutakkaanya, bannaabwe abamu bwe bakubye gavumenti mu mbuga nga bagamba nti ettaka erimu lye yaddiza Mmengo n...
Buganda Other News
Bagabidde ab’e Kooki endokwa z’emmwanyi
OBWAKABAKA bugabidde essaza ly’e Kkooki endokwa z’emmwaanyi emitwalo mukaaga ng’omu ku kaweefube wa Kabaka okulwanyisa obwavu mu bantu be nga bayita mu kulima emmwaanyi.
    Russia egenda kuleeta abakugu abanaakola amasannyalaze
    RUSSIA eteekateeka okuleeta ensimbi mu Uganda okukoola amasanyanyalaze n’okufulumya amazzi amayonjo.
      ‘Temwemalako mmere’
      KATIKKIRO Ying. JB Walusimbi asabye abantu okweyambisa ettaka nga balikolerako emirimu omuli okulimirako emmere, okulunda n’ebirala mu ngeri ey’omutindo basobole okulwanyisa obwavu n’enjala.
        Ebbanja lya Mmengo ababaka balitutte mu bajeti lisasulwe
        ABABAKA b’akabondo ka Buganda mu Palamenti bawandiikidde Mmengo ebaweereze kalonda yenna akwata ku ssente Buganda z’ebanja gavumenti eya wakati basobole okusisinkana akakiiko k’ebyensimbi mu kaweefube w’okulaba ng’ebbanja lino likolebwako mu bajeti egenda okusomwa omwezi ogujja.
        ‘Ebbula ly’essubi lyandizingamya omulimu gwokuzimba Amasiro ge'wamala
        NNAALINNYA w’Amasiro ga Ssekabaka Ssuuna II e Wamala, Sarah Bitabira Nattu alaze obweraliikirivu oluvannyuma lwa kkampuni eyakwata omulimu gw’okuddaabiriza Amasiro gano okuba ng’etuuse ku mutendera ogusembayo okumaliriza okusiba ebyuma ebyetaagisa kyokka nga tewannabaawo ssubi lyonna lifunika okut
        Ebisomeddwa ennyo
        Ebyogeddwaako ennyo
        Ebiweerezeddwa ennyo
        OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
        Abanoonya
        profile
        Name: Slyvia Kalungi
        Gender: F
        Age:
        View Profile
        profile
        Name: Sophia Nansamba
        Gender: F
        Age: 33
        View Profile
        login