breaking news
Masaka
WADDE ssukaali wa bbula, ettundutundu ly’ettaka erisinga...
KYADDAAKI ab’ekika baabizza olumbe lw’eyali Valentayini w’e...
Masaka Other News
Ebisigala bya Ngobya tetwabiguza Bazungu
BANNASSEMBABULE beeyiye ku kisomesa ky’e Mateete mu kigo ky’e Katimba ku Ssande n’essuubi ly’okukuba amaaso ku bisigala bya Munsenyooli Aloysius Ngobya.
Kamulu afudde akyabanja Gavt. bbaasi
BW’OLABA abavubuka nga babinuka ennaku zino, ng’eno bwe banywa omwenge ne bagangayira n’abalala okufuuweeta sigala, toloowoza nti bebasoose.
    Abaatendekwa mu by’obulamu e Kalangala balumbye minisitule
    ABASAWO b’oku byalo abaatendekebwa minisitule y’ebyobulamu e Kalangala baginaabidde mu maaso ne bagiragira egende ekime obusanduuko n’amasaati bye yabawa okweyambisa mu kuwa abaana abato eddagala lwa butatuukiriza buvunaanyizibwa bwayo.
      Ba Imaamu b’e Rakai bakkirizza okulonda
      BA Imaamu b’Emizigiti gy’e Rakai abasoba mu 80 bakkirizza okwetaba mu kulonda kw’Obusiraamu okutegekeddwa ekitebe ky’Obusiraamu ekikulu e Kampalamukadde ku Lwokutaano.
        Ab’e Rakai bawadde obujulizi ku Ngobya
        AKAKIIKO akakung’aanya obujulizi ku by’amagero bya Faaza Ngobya ne Sr. Amedeo Byabari kaatudde ku Ssande mu kisomesa ky’e Kyotera mu kigo ky’e Biikira mu disitulikiti y’e Rakai abaayo ne battottola ebyamagero Msgr. Alozio Ngobya bye yakolera mu kitundu bwe yabeerako mu bigo okuli Kasozi ne Biikira
          Abooluganda ensonga z’ekika bazitutte mu kkooti ya kyalo
          ABAANA b’omugenzi Yusufu Muswahiri baalemeddwa okugunjoola ensonga mu kika ne bazitwala mu kkooti y’ekyalo Lwannume mu Ggombolola y’e Kyamuliibwa nga bagamba nti waliwo baganda baabwe abaagala okwekomya eby’obusika.
            SSENTE ZITABUDDE ABASIRAAMU B’E LUKAYA
            Ssente 1,500,000/- ezaasasuddwa kkampuni ya BIDCO okussa ekipande ku ttaka ly’Obusiraamu e Lukaya zitabudde Abasiraamu ne balumirizza omuwanika waabwe Haji Abubakar Kyambadde okuzibulankanya. Wano nga jjajja w’Obusiraamu Abudukadiri Lwanga alaga Abasiraamu oluwenda ettaka lyabwe mwe liyita.
              Ebisomeddwa ennyo
              Ebyogeddwaako ennyo
              Ebiweerezeddwa ennyo
              OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
              Abanoonya
              profile
              Name: Slyvia Kalungi
              Gender: F
              Age:
              View Profile
              profile
              Name: Sophia Nansamba
              Gender: F
              Age: 33
              View Profile
              login