Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ebbaluwa
Ebbaluwa Other News
Poliisi eyongere okulawuna ebifo ebiziyivu omuyita abantu
ABANTU abatemulwa beeyongedde era tusaba poliisi eyongere okunyweza ebyokwerinda. Naffe abantu baabulijjo tulina okufuba okwegendereza naddala obudde bw’ekiro.
Mulondoole ebbaala zonna ku bimansulo
EBIKWEKWETO by’okufuuza n’okukwata abazina n’okulaba ebimansulo kirungi poliisi ebikutte n’amaanyi.
KCCA egenderedde ki okuwera siteegi mu Kampala?
KCCA yawadde ekiragiro nti okuva ku ntandikwa ya wiiki eno teki takisi ekkirizibwa kuddamu kutikka na kutikkula musaabaze ku nguudo ezisinga mu Kampala.
Temulemesa bakwasisa mateeka kukola
BANNAYUGANDA abamu basusse okuba n’effujjo.
Tulinze nkyukakyuka endala
OKUGOBWA kw’abadde omutendesi wa Cranes, Bobby Williamson si ky’ekizibu ky’omupiira gwa Uganda kyokka.
Abakwata abaana mubakwase bukambwe
ABASAJJA abakwata abaana buli lunaku beeyongera.
Abookya abaana basibwe mayisa
ABAKAZI abookya abaana basusse ensangi zino. Omuze bwe gutaasitukirwemu kulwanyisibwa nga bukyali abaana b’abantu bagenda kuttibwa.
Abakuumi mukomye okwebakira ku mirimu
ABAKUUMI bangi bakwatibwa ne basibwa ku miguwa ababbi n’abatemu abatwala ebintu yonna ebibeera mu kifo ekyo kye baba bakuuma.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: