breaking news
Ddwaddwaddwa
Ddwaddwaddwa Other News
Adwadwalikanye lwa kukkiriza bakyawozesebwa kugabana nsako ya babaka
WATEEKWA okubaawo eky’amangu ekikolebwa ekinaawaliriza bammemba ba Palamenti okukomya omuze gw’okusala omuwi w’omusolo ensawo.
    Mwerabira mutya ekiramuso eky’ekitiibwa ne mudda mu kunoonya emirembe n’emmundu!
    NEEWAKUBADDE Abasiraamu bakyawaganye nnyo, naye ekirungi buli omu akyatoolera munne “Salaam”.
      Addwaddwalikanye lwa Kayihura obuteetonda nga basajja be batigiinya abakazi
      POLIISI tesaanye n’akatono kugwenyuka. Kasita poliisi enedda mu kulwana entalo z’amabeere ga bakazi, awo eneeba egwenyukidde ddala.
        Addwaddwalikanye lwa basuubuzi b’e Nakasero okugwamu akalogojjo ne batandika okutting’ana
        OBUJAGALALO obuli mu ggwanga ebiro bino, kigambibwa nti bulimu n’eddogo! Bw’oba okyawalaaza empaka nti si ddogo ne bakuleetera abasuubuzi b’omu katale k’e Nakasero abaakubye enduulu nga bagamba nti omukazi nnalukalala Dayirekita w’ekibuga Kampala abagugumukiddeko abaggyeko obuyinza obw’okuddukanya
          Adwadwalikanye lwa beekalakaasa okufuula ‘Ekitiibwa kya Buganda’ enkata y’aboonoonyi
          POLIISI bw’ebakubyemu ttiyaggaasi n’ebakuba n’emiggo, baggyanukudde nga bayimba oluyimba lwa Buganda olwa “Ekitiibwa kya Buganda kyava dda.
            Adwadwalikanye lwa batakisi kulemwa kuteesa na KCCA n’aba bbaasi ku ngeri gye banaasaabaza abantu
            ABAVUZI batakisi mwekazeekaze muve awo omukazi afuga Kampala we yabamezze ekigwo n’enkoona ne yeesimira mu ttaka akeediimo kammwe n’akamalamu amaanyi!
              Adwadwalikanye lwa Ssemateeka kunyigiriza byana ate abaana ne basigala nga beetiriboosa
              GGWE wali okitegedde nti ne mu Ssemateeka w’eggwanga namwo mulimu abaana n’ebyana? Vva ku byokugamba nti Pulezidenti w’eggwanga ye ali waggulu w’amateeka tawawaabirwa, naye nno kirabika nga ne Gavana wa Bbanka Enkulu naye ayokya buliro takwatikako.
                Akooye abakungu abandikwasizza amateeka ate okudda mu kutirimbula abantu
                ABAZUNGU baatuwa okwefuga nga basuubira nti okwefuga kujja kutulemerera tudde mu kutting’ana n’oluvannyuma tubayite bakomewo baddemu okutufuga.
                  Ebisomeddwa ennyo
                  Ebyogeddwaako ennyo
                  Ebiweerezeddwa ennyo
                  OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
                  Abanoonya
                  profile
                  Name: Slyvia Kalungi
                  Gender: F
                  Age:
                  View Profile
                  profile
                  Name: Sophia Nansamba
                  Gender: F
                  Age: 33
                  View Profile
                  login