
OLUVANYUMA lwa Kalondoozi wa Bukedde okulemera ku nsonga z’omusibe Patrick Lwanga Zizinga eyali yasalirwa ogw’okufa mu musango ogwakolerwamu vvulugu okuva mu ofiisi y’omuwaabi wa Gavumenti (DPP), Poliisi n’ababbi b’ettaka, kyaddaaki Zizinga baamutadde wiiki ewedde ng’amaze mu kaduukulu emyaka 12!