Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Bukedde Ku Ssande
Bukedde Ku Ssande Other News
Kitata eyeetikkanga ensawo z’amatooke, enkoko zimufudde binojjo
SISINKANA Abdallah Kitata 30, ow’e Kabojja eyatandikira mu kwetikka ensawo z’emmere kyokka nga kati ssente emuyitaba. Olugendo lwe olumutuusiza wano alunyumya nga lutabaalo:
Kalina yiino gy’osobola okuzimba mu kafo akafunda
Akalya amaggwa ke kamanya bwe kagakyusa naawe eyagula poloti enfunda, nga tonnatandika kuzimba, sooka ofune abakubi ba pulaani abalungi abanaasobola okukuwa pulaani y’enju ennungi egya obulungi mu kifo ekifunda.
Mulamuzi, baze omuggalidde? " Nze mmusonyiye"
OMUSANGO Regina Nalweyiso gw’abadde avunaana bba Babu Kiweewa obutamuwa buyambi bwa lubuto n’okumulagajjalira, omulamuzi Elijah Musolo ow’e Lukaya agusaze n’amusindika mu nkomyo ate olwo mukaziwe ne yeekuba mu mutima n’agamba omulamuzi nti, amusonyiye era abivuddemu. Ssennabulya Baagalayina y’abise
Maya: Obwavu n’enjala bikyefuze
MAYA kimu ku bibuga ebikula emisana n’ekiro olw’abagagga abatandise okusenga mu kitundu kino olwa bbeeyi y’ettaka okuba wansi.
Omusuubuzi aleese oluyimba olunyweza amaka
OMUSUBUUZI w’omu Kampala Olivia Muwambu asuubula ebyamasimu e Dubai ne China wuuno ayingidde ne mu kuyimba. Essira asinze kulissa ku nnyimba ezibuulirira abafumbo okuwangula ebizibu by’amaka. Moses Jjagwe gwe yayogedde naye:
Buganda edda etya mu nkuba teyaza kyayo ng’omuzira waayo amaze okufa!
MU 1981 Polofeesa William Ssenteza Kajubi yayimirira ku magulu ge n’agumya Abaganda ku nsonga y’okuddawo kw’Obwakabaka bwabwe.
Namutebi ayingiddewo nga basala entotto ku by’omulokole
NAKIJOBA bwe yalaba ng’omulokole amwesibyeko olw’omulenziwe Ziraba n’asalawo amwatulire ku bye yali amuwuliddeko.
‘Enkola y’Ekkanisa y’esibye abaweereza mu bwavu’
OMUBUULIZI w’enjiri Eria Kisitu akulira ekkanisa ya Holy Trinity Church mu Busumba bw’e Nassuuti e Mukono era ng’atendeka abasomesa ba Sunday School mu Bulabirizi, yabuulidde Bukedde Ku Ssande gy’avudde, n’attottola enkola y’Ekkanisa esibidde abaweereza mu bwavu n’obunafu mu kitongole kya Sunday Sc
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: