breaking news
Bukedde Ku Ssande
Bukedde Ku Ssande Other News
Buganda edda etya mu nkuba teyaza kyayo ng’omuzira waayo amaze okufa!
MU 1981 Polofeesa William Ssenteza Kajubi yayimirira ku magulu ge n’agumya Abaganda ku nsonga y’okuddawo kw’Obwakabaka bwabwe.
    Namutebi ayingiddewo nga basala entotto ku by’omulokole
    NAKIJOBA bwe yalaba ng’omulokole amwesibyeko olw’omulenziwe Ziraba n’asalawo amwatulire ku bye yali amuwuliddeko.
      ‘Enkola y’Ekkanisa y’esibye abaweereza mu bwavu’
      OMUBUULIZI w’enjiri Eria Kisitu akulira ekkanisa ya Holy Trinity Church mu Busumba bw’e Nassuuti e Mukono era ng’atendeka abasomesa ba Sunday School mu Bulabirizi, yabuulidde Bukedde Ku Ssande gy’avudde, n’attottola enkola y’Ekkanisa esibidde abaweereza mu bwavu n’obunafu mu kitongole kya Sunday Sc
        ‘Bammenyera kkanisa kati tusabira mu nsiko‘
        BANGI ababalaba buli Ssande nga bakung’aanyidde wansi w’omuti mu kisiko okutendereza Omutonzi bagenda boogera obutonotono nga bagamba bandiba ab’ebiddiiniddiini ng’eya Kibwetere so nga bunnanfuusi bw’abantu bwe bwa batuusa ku kino.
          Ebigambo bigobererwe ebikolwa
          KU Ssande eno eyookutaano mu budde bwa Paasika nsaba twebuulirire ku bigambo Omutume Yoanna by’atuyigiriza mu ssomo lye tunaawulira mu bbaluwa ye embereberye (Yoanna 3,18-24).
            Abakristaayo beeraliikiridde olwa Luwalira okwewuuba mu Bulabirizi Kkanisa ya Uganda bwe yaboola
            BANNAYUGANDA Abakristaayo abali mu Amerika baweerezza Bukedde Ku Ssande ebbaluwa eraga obweraliikirivu ku ky’Omulabirizi okukyalira pulovinsi emu mu Amerika mu May.
            Poliisi egwagwawala etya n’etigiinya amabeere g’omukazi!
            YABADDE musajja oba mukazi? Afande Kaweesi agamba nti omuserikale eyatigiinyiizza Ingrid ebbeere yabadde mukazi munne.
            Mwannyina amulemesezza okulya sseggwanga eyavudde ewa Namutebi
            EBIRABO Namutebi bye yayisa mu ssengawe n’abiweereza Ziraba tebyasanyusa mwannyina Nakijoba kuba byalinga ebitegeeza nti Ziraba yali akyayagalana n’omuwala oyo gw’agamba nti alimu olwamalaaya.
            Ebisomeddwa ennyo
            Ebyogeddwaako ennyo
            Ebiweerezeddwa ennyo
            OMUSAWO omukugu ku nsonga z’ekikyala mu ddwaaliro e Mulago, Dr. Henry Kakande agambye nti si kyangu omuntu omuddugavu nga yeegasse n’omuzungu okuzaala omwana nga muddugavu kagongolo.
            Abanoonya
            profile
            Name: Slyvia Kalungi
            Gender: F
            Age:
            View Profile
            profile
            Name: Sophia Nansamba
            Gender: F
            Age: 33
            View Profile
            login