Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Ekisiibo/Ebyobusiraamu
Ekisiibo/Ebyobusiraamu Other News
‘Mubeere kyakulabirako tuzimbe Obusiraamu’
ABASIRAAMU mbayozaayoza olw’okutuuka mu mwezi guno ogwa Ramadhan. Nsaba Allah abasobozese omwezi guno gubeere gwa mirembe ng’eddiini yaffe bw’etulagira, era nga mukuuma emirembe.
‘Aliisa nnazaala wo akakanja osiibira bwereere’
ABAKYALA abasiraamu mwewale okuyisa obubi ba nnazaala bammwe naddala mu kisiibo bwe muba mwagala okufuna empeera.
‘Esswala y’ekiro y’eneetutaasa ettemu’
ABASIRAAMU mwegayirire nnyo Allah mu mwezi guno omutukuvu ogwa Ramadhan ataase eggwanga lyaffe ku ttemu erigenda mu maaso kumpi buli lunaku.
Weebikkirire okutuukiriza emirimu gyo eri Allah
MU mwezi gwa Ramadhan, kikakata ku buli mukyala omusiraamu okwebikkirira ku mutwe n'okwambala engoye ezibikka omubiri gwonna. Kino kikuyamba okutuukiriza n'okulongoosa emirimu gyo eri Allah.
'Obuteebikkirira kirwaza ebizimba mu nnabaana'
BW'OBA oyambadde, kikuweesa ekitiibwa, onyuma n'oyawukana ku basajja n'abo abatatya Allah.
Ebikolwa 7 mw’ofuna empeera ezikubisiddwaamu
OMWEZI gwa Ramadhan gwa nkizo ku myezi emirala mu busiraamu kuba gwe mwezi ogwakkiramu ekitabo ekitukuvu ekya Kulaani era Allah n’agutukuza nga buli mulimu omulungi ogukolebwamu empeera zikubisibwamu ekitali ku myezi emirala.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: