Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Central
Central Other News
Siteegi 60 eza takisi ziggyiddwaawo mu Kampala
EKITONGOLE kya KCCA kiweze siteegi 63 eza takisi mu Kampala ku nguudo ez'enjawulo era akulira okutegekera ekibuga, Joseph Ssemambo alagidde baddereeva ababadde bazisimbako okuyingira mu paaka oba okusimba ku siteegi 11 zokka ezirekeddwaawo.
KAWUNYEMU ;Abatamiivu bamusalidde amagezi
POLIISI bw’eyongedde amaanyi n’obukodyo mu bikwekweto ebikwata abatamiivu ebyakazibwako erya ‘Kawunyemu’, abacakaze nabo ne baleetawo obukodyo obupya okubakuba eddolera nga w’osomera bino, bubeefuka.
Poliisi erabudde abawala abatambala mpale mu lujjudde: 'Osibwa myaka 2’
OKUNOONYEREZA kulaze nti abawala b’omu Kampala naddala abagenda mu bivvulu ne mu bbaala ssaako abakola mu ofiisi n’abayizi ba yunivasite abamu tebambala buwale bwa munda!
Enfuufu n’omukka bireetera Bannakampala okufa amangu
ABAKUGU bazudde nti akalippagano k’ebidduka mu Kampala kalwaza endwadde kumpi 10.Ebirala ebizuuliddwa biraga nti abantu b’omu byalo bawangaala okusinga ababeera mu Kampala ate Bannakampala bakaddiwa mangu.
Endwadde endala z’oggya mu Kampala
MU Kampala mulimu n’eddwadde endala nnyingi naye nga ziva ku birala ebitali kalippagano. Mu zino mulimu;
Twakkiriziganya ne KCCA tuzimbe kaabuyonjo -Mugagga
Festo kasajja omugagga nnannyini kaabuyonjo eya kalina yagambye nti yakkiriziganya ne KCCA bazimbire wamu kaabuyonjo eno.
Essomero eryali ku yiika 8 terikyaweza 4
ENKAAYANA ku ttaka ly’essomero lya Gavumenti erya Nakivubo Settlement P/S zizzeemu, abasomesa n’olukiiko olufuga essomero lino bwe baloopye abagagga nti balimalawo ne basaba KCCA ebayambe.
Ekiri mu Kikuubo kika!
Abasuubuzi b’omu Kikuubo katono bizinensi baziddukemu omudumu ogutwala kazambi bwe gwayabise, ekivundu n’empitambi ne bisaasaana buli wamu.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: