Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Kawempe
Kawempe Other News
Ku Kaleerwe ekyemisana abamu bakiryamu tulo
OMUSASI waffe yayiseeko mu butale bw’oku Kaleerwe obutali bumu mu ssaawa z’amalya g’ekyemisana alebe engeri abasuubuzi gye batambuzaamu emirimu.
Wandegeya asukka okunyuma ekiro
SSEBO nviiramu Wandegz... Bwatyo mwana muwala eyabadde asuddemu empale kamiimo nga ne waggulu ataddeko kabbulawuzi akabooza ebbeere bwe yagambye kondakita.
Bino bye bisibye abantu e Mulago
Waliwo ebintu bingi ebikuumidde abantu e Mulago.
Ab’oku Kaleerwe bakolera mu kazambi
ABATUUZE n’abasuubuzi b’omu katale zooni ku Kaleerwe basabye abavunaanyibwa ku kazambi eyabomose n’akulukutira mu kitundu kyabwe babayambe.
Tusooke tusomese abantu tulyoke tubakwate - Bameeya
Abakulembeze b’amagombolola g’omu Kampala bawagidde ekya Muky. Musisi okuteeka mu nkola etteeka erikugira abantu okumansamansa kasasiro naye ne bamuwa amagezi bwe bati. Baayogedde ne Martin Ndijjo.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: