Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Buuza Ssenga
Buuza Ssenga Other News
Lwaki abawala tebansanyusa?
SSENGA simanyi kizibu kye nnina naye mpulira saagala bawala. Kino kiva ku ki?
Ensundo ziva ku ki?
NDI wa myaka 20, ssegattangako era sirina siriimu, naye lwaki nfuna ensundo? Miriam Naigaga
Omusajja tannyamba
NNINA omusajja naye siraba mugaso gwalina gyendi. Sigaanyi ye taata w’abaana bange naye omwenge guyitiridde. Eby’okunoonya emirimu yabivaako. Sigaanyi ye taata w’abaana bange naye omwenge guyitiridde.
Owaakasagazi y’ani?
SSENGA omukazi owa kasagazi alina buzibu ki?
Nkozese ddakiika mmeka?
OMUNTU ng’ali mu mbeera ze bulungi, bwe yeegatta n’omukazi omulundi ogusooka asaana akozese eddakiika mmeka?
Asusse okuyomba
MUKAZI wange ayomba nnyo n’ekitaliimu.
Kiva ku ki obusajja okubabuka mu kwegatta?
MMAZE wiiki bbiri nga sseegatta na mwami wange naye lwe twakikoze yangambye nti obusajja bwe bwababuse ne buggyako n’obuzimba, ssenga olowooza kiva ku ki?
Omusajja antulugunya
NKOLE ntya okuba n’omusajja omutuufu kuba gwe nnina, tampa kitiibwa, anvuma naye ampa buli kimu. Oyo abeera anjagala? Nze BS.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: