Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Bapulofeesono ba Uganda
Bapulofeesono ba Uganda Other News
Abakugu boogedde ekyakubizza Cranes
OLUVANNYUMA lwa Uganda okukubwa Liberia ku ggoolo 2-0 n’ekoobere mu kibinja J, abatendesi ab’enjawulo bavuddeyo ne balaga awaavudde obunafu n’ekyetaagisa okukola okusobola okubbulula Cranes.
Bapulofeesono ba Uganda
SAI Gon eya Moses Oloya yatandise liigi na buwanguzi oluvannyuma lw’okukuba Binh Duong ggoolo1-0. Sai Gon eri mu kyakutaano n’obubonero 3, mu mupiira gumu mu liigi y’e Vietnam. Oloya yaguzannye eddakiika 90.
Ssekaggya ayolesezza omutindo
Salzburg omuzannyira Ibrahim Sekaggya yayolesezza omutindo gwa waggulu nnyo oluvannyuma lw’okuwuttula Mattersburg ggoolo ( 7-0) mu liigi y’eggwanga.
Aba Cranes bookya mu liigi za Bulaaya
OMUTINDO Bannayuganda gwe baalaze mu liigi za Bulaaya ku wiikendi, gwongedde abawagizi ba Cranes essuubi nti bwe bagwekuumirako bandikuba Zambia (2-0) ne bayitamu okuzannya eza Afrika omwaka ogujja.
Mutabani wa Masiko awambaatidde ani ono?
TOM Masiko mutabani wa Masiko (eyali ssita wa KCC), bwe guba mukwano agulinamu ebbaluwa.
Kirabira wa Villa aliikiriza banne
ISAAC Kirabira eyali kapiteeni wa Villa alabika talina apetayiti (ng’amba ekyagala okulya).
Bapulo ba Uganda
ISAAC Isinde ne Robert Odongkara: Abazannyira mu St. George, baawangudde engule mu liigi ya Ethiopia.Oluvannyuma lwa St. George okuwangula ekikopo kya liigi, Isinde yaweereddwa engule y’omuzibizi wa liigi ate Odongkara n’alya engule y’omukwasi wa ggoolo.
Eya Mwesigwa yeetegekera Europa
Ttiimu ya Andy Mwesigwa (kapiteeni wa Cranes) eya FC Ordabasy, yeeswanta kufuntula Jogodina eya Serbia mu z’okusunsulamu abanaazannya ekikopo kya Europa.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: