breaking news
Abawandiisi bo
Abawandiisi bo Other News
Minisita ne NCS be basibye entalo mu mizannyo
MINISITA w’Ebyemizannyo, Charles Bakkabulindi wamu n’akulira akakiiko k'emizannyo (NCS), Jasper Aligawesa, batera nnyo okuwubisibwa n’okukolagana n’abakulembeze abakyamu.
    Kitende SS eraze ng'emizannyo bwe gitakonzibya byanjigiriza
    OMU ku batendesi ba St Mary’s Kitende SS yang'amba nti omu ku bazannyi mu ttiimu yaabwe ey'abawala, Joyce Mwebaza, yafuna obubonero 25 ku Haaya mu PCB/M.
      Pulezidenti yongera ssente mu byemizannyo
      ABAKULIRA ekibiina kya NOTU ekigatta abakozi mu ggwanga, baasabye Pulezidenti Museveni abawe minisitule eyeetongodde bwe baabadde e Gulu ku lunaku lw’abakozi.
        Express eriko aloga
        EYALOGA Express FC alabika tannassa mbugo! Emyaka 16 gy’ekulungudde bukya esemba kuwangula kikopo kya liigi, omutendesi Sam Ssimbwa abadde agiggyeeyo weewuunya ekinaawudde abawagizi okumugobaganya!
        Mujib ne Magogo mulung’amye FUFA ku mirimu gyayo
        FUFA, yannyiizizza olw’okulemererwa okusendasenda URA FC egende e Mali gye yabadde erina okudding’anira ne Djoliba FC mu mpaka za Orange CAF Champions League!
        Ddiifiri wa ddembe obutasuza mupiira ng’omuzannyi afiiridde mu kisaawe
        HOWARD Webb, owookubiri mu baddiifiri abasinga okulamula obulungi omupiira mu Bulaaya, yayimirizza omupiira gwa Tottenham ne Bolton mu ddakiika eya 43 olw’omuzannyi Fabrice Muamba, owa Bolton, okugwa yekka n’alambaala.
          Ttiimu zaffe ziri bubi mu by'ekisawo
          EKIKANGABWA ky’omuzannyi wa Bolton, Fabrice Muamba okuzirikira mu kisaawe nga battunka ne Tottenham ku Lwomukaaga, kyakuyiga kinene eri kiraabu za Uganda, abaddukanya omupiira n’abazannyi bennyini.
            Ebisomeddwa ennyo
            Ebyogeddwaako ennyo
            Ebiweerezeddwa ennyo
            Abanoonya
            profile
            Name: Slyvia Kalungi
            Gender: F
            Age:
            View Profile
            profile
            Name: Sophia Nansamba
            Gender: F
            Age: 33
            View Profile
            login