Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Famire
Famire Other News
‘Buli lwe nsobya omwami adda n’ankuba kibooko’
EKIRAYIRO ky’obufumbo ekigamba nti okufa kwe kulitwawukanya kyandiba ekituufu ku bantu balondemu wabula si ku Betty Nakamya eyafiirwa bba kyokka nga ne kati ng’adda ne babeera bombi.
Eddogo litabudde amaka g’omugagga w’omu Shauriyako
EDDOGO litabudde ssemaka, omusuubuzi omukuukuutivu mu Shauriyako ne mukyala we ne baawukana bubi.
Emyaka 13 bukya baze afa naye ajja n’ankaka omukwano
BUKYA baze afa emyaka 13 kati, sifunanga ssanyu n’eby’abasajja byannyiwa,” bw’atyo Fredah Babirye ow’e Bweyogerere bw’annyonnyola engeri okufa kwa bba gye kumubuzizzaako emirembe:
Maama ansimidde entaana lwa ttaka
MAAMA alumbye omwana we n’amutema awamu n’okumusimira entaana ng’ayagala okumugoba ku ttaka.
Ffe twamala emyaka 13 mu bufumbo nga tetulaba ku mwana
PAASITA Mark Kigozi (45) owa Real Life Church e Namboole ne mukyala we Maureen Kigozi (41), balojja emyaka 13 gye bamaze mu bufumbo ng’omwana abuze mu nnyumba. Byonna babinyumya bwe bati:
Nafuna ekyebikiro ku baze eky’ennume y’ekigwo
EKYEBIKIRO kye nafuna emyaka etaano emabega, na kati kikyannemesezza okutambula nga nneetengeredde. Bw’atyo Muky. Esther Damba, nnamwandu w’omugenzi Asafu Damba bw’atandika okuttottola obulumi bw’alimu oluvannyuma lwa bba okumugendako.
Ssisinkana omuzaalisa omutendeke eyaddukira mu bidongo
Bw’otunuulira obulamu bw’omuyimbi Doreen Mutiibwa, muwala wa dokita eyadduka mu ‘leeba’ n’adda mu bidongo, tolema kubwekwanya ne Walukagga bye yayimba.
Amaka go gafuule ensulo ya ssente
SSAALONGO Edward Samanya 60 mutuuze w’e Nkokonjeru ggombolola Mulajje mu disitulikiti ya Buikwe.
Abanonya
ebifaananyi
MICHO: ‘Nzize kutuusa Cranes mu nsi ensuubize’ . Olowooza Micho anaatuusa Cranes mu nsi ensuub
Ye
Nedda
Simanyi
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: