
SISINKANA Rabbi Ezekiel Mulondo 95, omutuuze w’e Ntebetebe Bweyogerere omu ku Bannayuganda abaaliwo nga Uganda yeefuga era agikoleredde obulamu bwe bwonna. Wadde olumbe lumugonzezza era yaakasiibulwa mu ddwaaliro n’azzibwa awaka ku ndiri naye bwe yatuukiriddwa ayogere ku bulamu bwe ne by’akoze buk