Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Kanyumiza
Kanyumiza Other News
‘Abafere baatukomya’
OMUVUBUKA yasooka kunkubira ssimu ng’antegeeza nga bwe nali nfunye omulimu ogw’okunsasula ssente, 800,000/-.
Kyama ki ekiri mu Bazungu?
ENSANGI zino Bannayuganda bettanidde okufumbirwa oba okuwasa Abazungu naye abaffe, kyama ki kye basanze mu laavu y’Abazungu. Hasifah Naava ne Josephat Sseguya batuukiridde abamu ku balina Abazungu era bagamba bwe bati:
Bwe nfunye akabenje bakyala bange babiri ne banzirukako
TEYANDIBADDE Nnaalongo bwe tukulanye kunsuulawo kati mu kiseera we mmwetagira ennyo. Bw’atyo Badru Kagimu, 32, ow’e Masanafu bw’atandika okulombojja ennaku gy’alimu oluvannyuma lwa Nnaalongo we, Mable Namulondo okumuddukako bwe yakutuka enkizi mu kabenje ke yafuna. Byonna abirombojja bw’ati:
‘Omuzimu gwa kitange gunnemesezza okukuba ekyeyo
“OMUZIMU gwa taata gunninnyisizza ennyonyi kipayoppayo ne nzira ku butaka sikulwa nga bye ntakabanidde emyaka 10 bifa ttogge,” bwatyo Ronald Ndawula, 34, nkubakyeyo e South Afrika bw’atandika okunyumya ku ngeri ekyeyo bwe kibadde kimulemeredde olw’omuzimu gwa kitaawe ogutamuganya kwebaka ku tulo.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: