Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Eby’eddiini
Eby’eddiini Other News
Ekkubo ly’Omusaalaba y’entikko y’okubonaabona
EKKUBO ly’omusaalaba kye kimu ku bintu buli mukkiriza kye yandeetabyemu kuba liggyayo ekifaananyi ky’okubonaabona kwa Yesu, ku lwaffe.
Okunyeenya amatabi kulimu makulu ki?
OKUNYEENYA amatabi omanyi kye kitegeeza oba onyeenyesa kinyumu? Olwaleero lwa kunyeenya matabi era abagoberezi ba Yesu Kristu bagenda mu masinzizo nga bakutte ensasa ez'okunyeeya ate abalala bagenda kuzisanga ku masinzizo.
Ebintu 100 by'otomanyi ku Paapa Francis
TUKULEETEDDE olukalala lw'ebintu 100 by'obadde tomanyi mu bulamu bwa Paapa Francis okuva mu butoobwe okutuuka lwe yalondeddwa ku Bwapaapa akulembere Klezia erina abagoberezi abasoba mu kawumbi kalamba mu nsiyonna.
Paapa Francis I: Ye Paapa asoose okuva ku ssemazinga wa Amerika mu myaka 1300
PAAPA omupya ye Jorge Mario Bergoglio. Alonze erinnya Francis I nga ye Paapa asoose mu byafaayo okulonda erinnya Francis ly’agenda okuyitibwanga.
PAAPA OMUGGYA: Ensi erindiridde kiva Vatican
ENSI yonna amaaso ageegese Vatican, erindirira omukka omweru ogukakasa nti omutukutuvu Paapa alondeddwa.
Egganduula lye lyansikiriza okuyingira Obwawule
OMWAWULE Rev. Henry Katumba eyali aluubirira okubeera omuyimbi amaganduula g'abaawule gaamusikiriza okuyingira obunnaddiini.
Paapa akyusizza omukungu we
PAAPA akyusizza omukungu ow’oku ntiko okuva ku kitebe kya Vatican n'amusindika mu Colombia ng’omubaka we, mu nkyukakyuka ezoogeza abantu obwama naddala mu kiseera kino ng'alekulidde.
Bannaddiini boogedde ku Kiganda okuddamu okuwasa
“NJA kukwagala, mu bulungi ne mu bubi, mu bwavu ne mu bugagga, mu bulwadde ne mu bulamu okutuusa okufa lwe kulitwawukanya,” kino ky’ekirayiro abaagalana kye bakuba mu maaso ga kabona nga bagattibwa mu bufumbo obutukuvu.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: