Abanoonya Advertise Tweyungeko By'ogamba Etterekero Book Advet contact us Rss Archive
Agakagwawo
Loading
Bukedde Bannyanike
Bukedde Bannyanike Other News
Mulamuzi, omukazi ankanda omukwano
Moses Kalyango 30, ow’e Kawempe, Kyebando ayanise mukyalawe mu kkooti nga bw'amukanda omukwano era ng’atera n’okumulumba ku mulimu n’amuvumirayo lwa nsonga y’emu. Bino bibadde mu kkooti ya LDC e Makerere mu maaso g'omulamuzi Esther Nansambu abadde awuliriza omusango gwa Kalyango okulagajjalira om
‘Ofiisa, oyo omuvubuka abadde ankaka omukwano’
Katemba abadde mu Kkooti e Kibibi omuwala bw’alumirizza omuvubuka eyabayingiridde mu kiro ekyakeesa Mmande ng’agamba nti yabadde amukaka omukwano.
Eyayitiddwa ku poliisi aleete fiizi asibiddwa lwa ttamiiro
Katemba abadde mu ofiisi y’akola ku nsonga z’amaka n’abaana e Kabalagala, omusajja eyakakiddwa okuweerera abaana be bw’ayitiddwa aleete fiizi kyokka n’ajja ng’atamidde era ng’akutte akaveera k’ebyennyanja ebikalu ebizinzeeko ofiisi yonna ekiwalirizza abaserikale okumuggalira.
‘Baze bw’anyiiga yeeyambula’
ABAFUMBO bafunye obutakkaanya okukkakkana ng'ensonga ziggweeredde ku poliisi e Kabalagala, omukazi gy’asabidde baawukane ng'agamba nti buli lw’anenya ku bba, yeeyambula n’amukunamira.
Alumye mukaziwe okutu lwa kumulyako ssente
OMUKAZI omufumbo addukidde ku poliisi y'e Bulenga ng'atonnya musaayi oluvannyuma lwa bba okumulumako okutu ng'entabwe eva ku ssente omukazi ze yafunye ku ssimu ye.
Bamugobye ku kyalo amaka n'agazza ku nsiko
Godfrey Ssennyonjo 38, talina musango gwonna gwali gumugguddwaako ku kyalo wadde fayiro yonna ku poliisi kyokka abundabunda bubunzibunzi n’ezzadde lye ery’abaana abataano olw'ekyalo okumukyawa.
'Mukwate muganda wange eyanjigiriza okubba'
GWE bakutte ne ttivvi ne deeke enzibe alaajanidde poliisi emusonyiwe evunaanemu mukuluwe eyamuyigiriza obubbi.
'Goretti wanneerabiza maama w'abaana siyinza kukuta'
GORETTI Tusiime 29 ow'e Makerere Kivvulu amaze ne Joseph Banura omuvuzi w'ekigaali emyaka mwenda ne bafuna n'ezadde lya baana bataano mu kiseera kino omukazi addukidde ku poliisi ng'ayagala baawukane.
Abanonya
ebifaananyi
Katikkiro Mayiga yanditandikidde ku ki mu kisanja kye nga Katikkiro?
1. Okubanja Ebyaffe
2. Okuzzaawo amasiro n’okutumbula ebifo eby’obuwangwa
3. Kuteekawo pulojekiti z’ebyenkulakulana mu bavubuka ba Buganda
facebook
Twitter
   
Also in this section
Copyright © 2012 Bukedde online. All rights reserved Designed by: Developed by: