TOP

Abayeekera balumiriza Saif

Added 6th September 2011

Munnamagye Col. Abdulrazzaq al-Nadouri,  yalumiriza nti ezimu ku ssente ezitwaliddwa, aba Gaddafi baazikukumbye ku ttabi lya Bbanka ya Libya enkulu e Sirte  n’agamba nti  baatutte ssente eza ddoola ne euro zonna ezaabadde mu bbanka eno. Yagasseeko nti baatutte n’emiti gya zaabu abalirirwamu d

Munnamagye Col. Abdulrazzaq al-Nadouri,  yalumiriza nti ezimu ku ssente ezitwaliddwa, aba Gaddafi baazikukumbye ku ttabi lya Bbanka ya Libya enkulu e Sirte  n’agamba nti  baatutte ssente eza ddoola ne euro zonna ezaabadde mu bbanka eno. Yagasseeko nti baatutte n’emiti gya zaabu abalirirwamu ddoola obuwumbi buna. 

Abalwanyi, aba Tuareg abeefaananyiriza Abakalamoja nga tebabeera wamu babeera babungeeta mu ddungu, kigambibwa nti Gaddafi abadde yabapangisa okuva mu Niger era ebyokulwanyisa bye bakozesa  okumukuuma ye yabibawa. Baawerekedde mmotoka zino okuva munda mu Libya  ne bazituusa ku nsalo we zaabadde zirindiriddwa amagye ga Gavumenti ya Niger abaaziwerekeddwa okuyingira mu Niger   mu kwerinda okw’amaanyi.

Col. Al-Nadouri yagambye nti bateekateeka okuyingira ekibuga Bani Walid awatali kulwana okuva lwe bakkaanyizza n’aba Gaddafi okubawa ekyaanya okuva mu kitundu kino.


Abayeekera balumiriza Saif

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...