TOP

Poliisi ebalemesezza okuyingira City hall

Added 6th September 2011

“Lukwago bw’oba oyingira ofiisi yo genda wekka , bano abayaaye abaagala okukola effujjo ku mukyala Musisi olw’okuba abagobye ku nguudo tetuyinza kubakkiriza” bw’atyo aduumira poliisi y’ebidduka mu Kampala n’emiriraano, Lawrence Niwabiine bwe yategeezezza.

Amangu ddala Niwabi

“Lukwago bw’oba oyingira ofiisi yo genda wekka , bano abayaaye abaagala okukola effujjo ku mukyala Musisi olw’okuba abagobye ku nguudo tetuyinza kubakkiriza” bw’atyo aduumira poliisi y’ebidduka mu Kampala n’emiriraano, Lawrence Niwabiine bwe yategeezezza.

Amangu ddala Niwabiine yalagidde enguudo zonna eziyita ku kitebe kya KCCA, ziggalwe. Era ne bagoba abavubuka bonna abaabadde bazze ne Lukwago gwe baateeze ng’afuluma leediyo ya kaboozi ku bbiri ne bamugoberera ng’atambuuza bigere okutuuka ku KCCA.

Poliisi ebalemesezza okuyingira City hall

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sosimu Twesiga

Abalima ebikozesebwa mu kus...

ABALIMA ebikozesebwa mu kusogola omwenge balaajanidde gavumenti ne bagisaba okuddiriza ku mateeka g'omuggalo ku...

Rtd. Sgt. Kyazike

Owa UPDF gwe baafera asobeddwa

EYALI omuserikale w'eggye lya UPDF abafere baamulimba okumuguza enju oluvannyuma ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu...

Museveni

Obuwumbi 11 ez'abasomesa mmye

ABASOMESA balojja ennaku gye bayitamu oluvannyuma lwa ssente pulezdienti ze yawa SACCO yaabwe bwe zabbibwa ne bamusaba...

Aba bodaboda ku siteegi y’e Makerere nga bajjuza obukonge bwa Gabula Ssekukkulu, Ku ddyo ye Donozio Ssempeebwa ssentebe waabwe.

Bukedde bw'agabula tewali a...

ABAVUZI ba bodaboda nabo beegasse ku bantu abalala okukunga bannaabwe okwetaba mu kujjuza akakonge ka Gabula Ssekukkulu...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka ku mukolo gw'okukuyega abakulembeze mu Mbale.

Ab'e Mbale basabye Museveni...

MUSEVENI bwe yabadde mu Bugisu baamubuulidde ebintu ebikulu bye baagala akole olwo basobole okumuyiira obululu...