TOP

Gaddafi akubye emmeeri ya NATO

Added 5th August 2011

Emmeeri eno yabadde eyamba okunyugunya emizinga mu kibuga Zlitan ng’eri n’endala eyitibwa Ocean eyeetisse ennyonyi za nnamunkanga ez’ekika kya Apache bakira ezigivaako ne zigenda zikuba enfo za Gaddafi.

Emmeeri eno yabadde eyamba okunyugunya emizinga mu kibuga Zlitan ng’eri n’endala eyitibwa Ocean eyeetisse ennyonyi za nnamunkanga ez’ekika kya Apache bakira ezigivaako ne zigenda zikuba enfo za Gaddafi.

Okuwaanyisiganya emizinga n’ebikompola kwamalidde ddala akabanga okutuusa aba NATO lwe baakozesezza amaanyi gonna ne basaanyaawo emmundu ezaabadde zibakuba olwo olutalo ne lusirikirira.

Eggulo NATO yabadde tennategeeza oba yafiiriddwa abajaasi kyokka kino kiraze olutalo bwe lukyuse kuba luli Gaddafi wadde aba NATO babadde bamukuba nga tabaddiza, amaanyi agamalidde ku bayeekera.

Omugoba w’emmeeri eno, Commander Colin Williams 41, yategeezezza abamawulire ba The Sun ne Daily Telegraph eza Bungereza nti emmeeri tebagikkirizza kwerwanako ng’ekozesa emizinga ne mizayiro zaayo zizissabyalo kubanga gyabadde ate gisobola okutwalizamu ennyonyi zaabwe ezaasangiddwa mu bbanga.

Gaddafi akubye emmeeri ya NATO

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...

Fr. Dominic Kagoye  ng'akwasa Kironde (afukamidde wansi ) pikipiki gye baamutonedde,nnyina (mu gomesi) n'abaana be.

Omusomesa eyaziba amaaso ki...

Eyali Omusomesa wa Siniya okubala ne 'Physic's eyaziba amaaso mu ngeri eyewuunyisa ng'ali mu kibiina asomesa n'akubwa...

Museveni n'owa Tanzania bat...

Abakulembeze b'amawanga okuli owa Uganda Yoweri Museveni ne Samia Suluhu Hassan owa Tanzania batadde omukono ku...

Abaami ba Kabaka abaweereddwa eggaali.

Kabaka awadde abaami b'amag...

Ssaabasajja Kabaka asiimye n'awa abaami be abamagombolola 29 agokola essaza lye Buddu entambula. Obuyambi...