TOP
  • Home
  • Abanoonya
  • Kkooti eyimirizza okuddamu okubala obwa Kaddu Mukasa

Kkooti eyimirizza okuddamu okubala obwa Kaddu Mukasa

Added 3rd March 2011

Kyokka kkooti bwe yatudde, balooya ba Kaddu Mukasa okuli Mayinja Tebusweke ne Richard Lumu ne basaba okubala obululu kuleme kugenda mu maaso kuba omuntu waabwe teyateekebwa ku musango guno ogw’okuddamu okubala obululu ate nga ebigenda okukuvaamu bimukwatako  butereevu.

Omulamuzi olwam

Omulamuzi olwamaze okuwuliriza oludda lwa Kaddu Mukasa kwe kukkiriza n’ayimiriza okubala obululu era n’alagira ensonga zino zoongerweyo mu kkooti enkulu e Kampala y’eba ezikolako.

Looya  wa Makumbi, Mw. Joseph Luzige yategeezezza nti yeewuunyizza omulamuzi okukyusa ensala ye n’agamba nti alowooza nti yatidde mbeera yaba-dde mu kkooti olw’abawagizi ba Kaddu Mukasa abaabaddemu nga bayinza okukola effujjo.

Kkooti eyimirizza okuddamu okubala obwa Kaddu Mukasa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga ng’ayogera.

▶️ Ebibuuzo 10 eri Katikkir...

ABATAKA abakulu b'ebika n'abantu ab'enjawulo bavuddeyo ku byayogeddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga ku mbeera...

Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza.

▶️ Fr. Musaala ng'akulembed...

▶️ Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza mu Lutikko e Lubaga.

Abamu ku ba NUP e Jinja.

Aba NUP bamalirizza olusiri...

PULEZIDENTI wa NUP, Robert Kyagulanyi Sentamu asabye bannakibiina abalondebwa ku mitendera egy'enjwulo naddala...

Ennyanja ya Kabaka.

Abadde adduka ekikwekweto a...

ABADDE adduka ekikwekweto kya poliisi ne LDU mu Ndeeba agudde mu nnyanja ya Kabaka mu Ndeeba n'afiiramu. Brian...

Ggoolokipa wa KCCA Charles Lukwago ng’abuuse okulemesa aba Villa okumuteeba.

KCCA ne Villa zeenyooma

Egyazannyiddwa mu liigi URA 3-1 BUL Kitara 0-3 Vipers Leero (Ssande) KCCA - Villa, Lugogo 10:00 KCCA ne...