TOP

Okulonda kwa Meeya wa Kampala kwa March 14

Added 1st March 2011

Okulonda kuno kwayimirizibwa omwezi oguwedde oluvannyuma lw’emi-vuyo egyali mu bimu ku bifo awaali waronderwa.

Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda, Ying. Badru Kiggundu yagambye nti  abagenda okulondebwa ku lunaku luno; kuliko meeya wa Kampala,  bakansala abakiika obutereevu ku disitulikiti

Okulonda kuno kwayimirizibwa omwezi oguwedde oluvannyuma lw’emi-vuyo egyali mu bimu ku bifo awaali waronderwa.

Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda, Ying. Badru Kiggundu yagambye nti  abagenda okulondebwa ku lunaku luno; kuliko meeya wa Kampala,  bakansala abakiika obutereevu ku disitulikiti wamu n’abakiise abakazi.

Kiggundu yagambye nti okulonda kujja kutandika ku ssaawa 1.00 yennyini ey’oku makya, kukomekkerezebwe  ku ssaawa 11.00 ez’olweggulo.

Yasabye abavuganya obutatandika kukuba kampeyini okutuusa nga bamaze okusisinkana ne bakkaanya ku ngeri gye bagenda okutambulamu okwewala emivuyo.

Ate okulonda kwa  bassentebe ba munisipaali kwa leero.

Okulonda kwa Meeya wa Kampala kwa March 14

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kangaawo ng'ayogera e Butuntumula.

Kangaawo akunze Abalemeezi ...

OMWAMI wa Ssaabasajja Kabaka atwala essaza ly' e Bulemeezi, Kangaawo Ronald Mulondo agugumbudde bassemaka  abaganza...

Pulezidenti wa DP Norbert Mao ne Ismail Kirya mu lukiiko ne bannamawulire.

Aba DP basabye Gavt. okuliy...

BANNAKIBIINA kya DP basabye Gavumenti okuliyirira abantu bonna abagenda okufiirwa ettaka awagenda okuyita payipu...

Dayirekita Wambuga (ali mu kkooti) ng' agezaako okunnyonnyola abasomesa abamutabukidde.

Abasomesa batabukidde dayir...

Emirimu gisannyaladde ku ssomero lya Good Luck Junior School e Katalemwa mu ggombolola y'e Gombe mu disitulikiti...

Omukazi nga bamusitula okumussa ku kabangali bamutwale mu ddwaaliro.

Kabangali ya poliisi etomed...

KABANGALI ya poliisi ewabye n'erumba okukazi abadde atambulira ku mabbali g'ekkubo okukkakkana ng'emumenye okugulu....

Mu Kkooti ye kkansala w'e Luzira, Willy Turinawe  ng'atottola obulumi bwe bayitamu.

Abatuuze batabukidde abayoo...

ABATUUZE ba Stage 7 e Luzira ekisangibwa mu Munispaali y'e Nakawa bavudde mu mbeera ne batabukira abakozi ba Kkampuni...