TOP
  • Home
  • Abanoonya
  • Abasudan 98 ku buli 100 be baasambye beekutuleko

Abasudan 98 ku buli 100 be baasambye beekutuleko

Added 7th February 2011

Pulezidenti wa Sudan, Gen. Omar al Bashir  akkirizza ebyavudde mu kulonda era akakasizza bannansi b’obukiikaddyo nti  gavumenti ye egenda kubawa obuwagizi bwe beetaaga okwetongola ng’eggwanga.

Gen. Bashir bino yabyogeredde ku mukolo ebyavudde mu kalulu kwe byalangiriddwa era yagambye nti ga

Pulezidenti wa Sudan, Gen. Omar al Bashir  akkirizza ebyavudde mu kulonda era akakasizza bannansi b’obukiikaddyo nti  gavumenti ye egenda kubawa obuwagizi bwe beetaaga okwetongola ng’eggwanga.

Gen. Bashir bino yabyogeredde ku mukolo ebyavudde mu kalulu kwe byalangiriddwa era yagambye nti gavumenti ye egenda kussa ekitiibwa mu byasaliddwawo abantu.

Eggwanga eppya lisuubirwa okukakasibwa nga  July 9 , 2011, ensalo za Sudan ey’obukiikaddyo lwe zinaalambikibwa ku maapu ya Afrika.

Okukuba akalulu kano akaabaddewo mu January omwaka guno kwakkaanyizibwako mu ndagaano eyakolebwa mu 2005 wakati wa gavumenti ya Bashir n’abayeekera ba SPLA abaali baduumirwa omugenzi John Garang okukomya okulwana okwali kumaze emyaka kumpi 30.

Abasudan 98 ku buli 100 be baasambye beekutuleko

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...